Olubereberye 15:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 N’akkiririza mu Yakuwa;+ n’amubala okuba omutuukirivu.+ Abaggalatiya 3:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Nga Ibulayimu bwe ‘yakkiririza mu Yakuwa,* n’abalibwa okuba omutuukirivu.’+ Yakobo 2:23 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 23 era ekyawandiikibwa kyatuukirira ekigamba nti: “Ibulayimu n’akkiririza mu Yakuwa* n’abalibwa okuba omutuukirivu,”+ era n’ayitibwa “mukwano gwa Yakuwa.”*+
23 era ekyawandiikibwa kyatuukirira ekigamba nti: “Ibulayimu n’akkiririza mu Yakuwa* n’abalibwa okuba omutuukirivu,”+ era n’ayitibwa “mukwano gwa Yakuwa.”*+