Abaggalatiya 6:7, 8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 Temubuzaabuzibwanga: Katonda tasekererwa. Kubanga ekyo omuntu ky’asiga era ky’alikungula;+ 8 kubanga oyo asigira omubiri gwe alikungula okuvunda okuva mu mubiri gwe, naye oyo asigira omwoyo alikungula obulamu obutaggwaawo okuva mu mwoyo.+
7 Temubuzaabuzibwanga: Katonda tasekererwa. Kubanga ekyo omuntu ky’asiga era ky’alikungula;+ 8 kubanga oyo asigira omubiri gwe alikungula okuvunda okuva mu mubiri gwe, naye oyo asigira omwoyo alikungula obulamu obutaggwaawo okuva mu mwoyo.+