Yokaana 15:4 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 4 Musigale nga muli bumu nange, era nange nja kusigala nga ndi bumu nammwe. Ng’ettabi bwe litayinza kubala bibala ku bwalyo okuggyako nga liri ku muzabbibu, nammwe temuyinza kubala bibala okuggyako nga musigadde nga muli bumu nange.+
4 Musigale nga muli bumu nange, era nange nja kusigala nga ndi bumu nammwe. Ng’ettabi bwe litayinza kubala bibala ku bwalyo okuggyako nga liri ku muzabbibu, nammwe temuyinza kubala bibala okuggyako nga musigadde nga muli bumu nange.+