5 Kubanga tukimanyi nti singa ennyumba yaffe ey’oku nsi, weema eno, eggwaawo,+ tujja kufuna ennyumba okuva eri Katonda, ennyumba etaazimbibwa na mikono,+ ey’olubeerera mu ggulu. 2 Kubanga mazima ddala tusinda nga tuli mu nnyumba eno, nga twegomba nnyo okwambala ennyumba yaffe ey’omu ggulu,+