3 Katonda era Kitaawe wa Mukama waffe Yesu Kristo atenderezebwe, kubanga olw’obusaasizi bwe obungi yatuzaala buggya+ ne tuba n’essuubi eddamu+ okuyitira mu kuzuukira kwa Yesu Kristo okuva mu bafu,+ 4 ne tuba n’obusika obutavunda, obulongoofu era obutaggwaawo.+ Obusika obwo bubaterekeddwa mu ggulu,+