Matayo 18:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Naye buli eyeesittaza omu ku bato bano abanzikiriza, kyandisinzeeko singa asibibwa mu bulago olubengo olusikibwa endogoyi n’asuulibwa mu nnyanja.+ 1 Abakkolinso 8:9 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 9 Naye mwegendereze, eddembe lye mulina lireme kufuuka kyesittaza eri abanafu.+ 1 Abakkolinso 10:32 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 32 Temwesittazanga Bayudaaya, wadde Abayonaani, wadde ekibiina kya Katonda,+
6 Naye buli eyeesittaza omu ku bato bano abanzikiriza, kyandisinzeeko singa asibibwa mu bulago olubengo olusikibwa endogoyi n’asuulibwa mu nnyanja.+