Abaruumi 14:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 Musembeze omuntu omunafu mu kukkiriza,+ naye temumusalira musango olw’endowooza ze ez’enjawulo.* 1 Abassessalonika 5:14 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 Ab’oluganda, ate era tubakubiriza okulabulanga* abatatambula bulungi,+ okubudaabuda abennyamivu,* okuyamba abanafu, n’okugumiikiriza bonna.+
14 Ab’oluganda, ate era tubakubiriza okulabulanga* abatatambula bulungi,+ okubudaabuda abennyamivu,* okuyamba abanafu, n’okugumiikiriza bonna.+