13 Kubanga buli asigala ng’anywa amata aba tamanyi kigambo kya butuukirivu, olw’okuba aba mwana muto.+ 14 Kubanga emmere enkalubo ya bantu bakulu, abo abakozesa obusobozi bwabwe obw’okutegeera, bwe batyo ne babutendeka okwawulawo ekituufu n’ekikyamu.