-
Ebikolwa 9:3-5Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
3 Bwe yali agenda era ng’anaatera okutuuka e Ddamasiko, amangu ago ekitangaala eky’amaanyi okuva mu ggulu ne kyaka okumwetooloola,+ 4 n’agwa wansi n’awulira eddoboozi nga limugamba nti: “Sawulo, Sawulo, lwaki onjigganya?” 5 N’amubuuza nti: “Ggwe ani, Mukama wange?” N’amuddamu nti: “Nze Yesu,+ gw’oyigganya.+
-