Yakobo 4:1, 2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 4 Entalo n’okulwana ebiri mu mmwe bisibuka ku ki? Tebisibuka mu kwegomba kwammwe okw’omubiri okulwanira mu mmwe?*+ 2 Mwegomba kyokka temulina. Mutta era mwegwanyiza,* naye temusobola kufuna. Mulwana era muwakula entalo.+ Temulina kubanga temusaba.
4 Entalo n’okulwana ebiri mu mmwe bisibuka ku ki? Tebisibuka mu kwegomba kwammwe okw’omubiri okulwanira mu mmwe?*+ 2 Mwegomba kyokka temulina. Mutta era mwegwanyiza,* naye temusobola kufuna. Mulwana era muwakula entalo.+ Temulina kubanga temusaba.