-
Yuda 4Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
4 Ensonga lwaki mbawandiikira eri nti abantu abamu abaayogerwako edda mu Byawandiikibwa nti balisalirwa omusango bebbiridde ne bayingira mu mmwe. Abantu abo tebatya Katonda, bafuula ekisa kya Katonda waffe eky’ensusso okuba ekyekwaso eky’okwenyigira mu bikolwa eby’obugwagwa,*+ era si beesigwa eri oyo atulinako obwannannyini, Mukama waffe, Yesu Kristo.+
-