Abaruumi 13:14 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 Naye mwambale Mukama waffe Yesu Kristo,+ era temweteekerateekera kukola ebyo omubiri bye gwegomba.+ Abeefeso 4:24 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 24 era mulina okwambala omuntu omuggya+ eyatondebwa nga Katonda bw’ayagala mu butuukirivu obw’amazima ne mu bwesigwa obwa nnamaddala.
14 Naye mwambale Mukama waffe Yesu Kristo,+ era temweteekerateekera kukola ebyo omubiri bye gwegomba.+
24 era mulina okwambala omuntu omuggya+ eyatondebwa nga Katonda bw’ayagala mu butuukirivu obw’amazima ne mu bwesigwa obwa nnamaddala.