-
Abeefeso 1:9, 10Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
9 era n’atutegeeza ekyama ekitukuvu+ eky’ebyo by’ayagala. Ekyama kino kikwatagana n’ebyo by’ayagala era n’ekigendererwa kye 10 eky’okussaawo engeri y’okuddukanyaamu ebintu ng’ekiseera ekigereke kiweddeko, akuŋŋaanye ebintu byonna mu Kristo, ebintu eby’omu ggulu n’eby’oku nsi.+ Ebintu byonna birikuŋŋaanyizibwa mu Kristo
-