1 Abakkolinso 8:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 gye tuli waliwo Katonda omu+ Kitaffe,+ omuva ebintu byonna, era naffe tuliwo ku bubwe;+ era waliwo Mukama waffe omu, Yesu Kristo, okuyitira mu ye, ebintu byonna byatondebwa era+ naffe twatondebwa. 1 Abakkolinso 12:5, 6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 waliwo obuweereza bwa ngeri nnyingi,+ naye Mukama waffe y’omu; 6 era waliwo enkola ez’enjawulo, naye Katonda y’omu akolera mu buli omu mu ngeri ez’enjawulo.+
6 gye tuli waliwo Katonda omu+ Kitaffe,+ omuva ebintu byonna, era naffe tuliwo ku bubwe;+ era waliwo Mukama waffe omu, Yesu Kristo, okuyitira mu ye, ebintu byonna byatondebwa era+ naffe twatondebwa.
5 waliwo obuweereza bwa ngeri nnyingi,+ naye Mukama waffe y’omu; 6 era waliwo enkola ez’enjawulo, naye Katonda y’omu akolera mu buli omu mu ngeri ez’enjawulo.+