-
Lukka 21:19Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
19 Bwe muligumiikiriza, muliwonyaawo obulamu bwammwe.+
-
-
2 Abassessalonika 1:4, 5Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
4 N’ekivuddemu, tubeenyumiririzaamu+ mu bibiina bya Katonda olw’okugumiikiriza n’okukkiriza kwammwe mu kuyigganyizibwa kwammwe kwonna ne mu bizibu* bye muyitamu.*+ 5 Buno bukakafu obulaga nti Katonda asala omusango mu butuukirivu, era ekyo kijja kubaviirako okutwalibwa nti mugwanidde Obwakabaka bwa Katonda bwe mubonaabonera.+
-