-
Abeefeso 6:5, 6Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
5 Abaddu, mugonderenga bakama bammwe ab’oku nsi,*+ nga mubatya, nga mubassaamu ekitiibwa mu bwesimbu bw’emitima gyammwe, nga bwe mugondera Kristo, 6 si mu biseera ebyo byokka nga babalaba,+ olw’okwagala okusanyusa obusanyusa abantu, naye ng’abaddu ba Kristo, nga mukola Katonda ky’ayagala n’omutima gwammwe gwonna.+
-