Lukka 10:27 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 27 N’amuddamu nti: “‘Oyagalanga Yakuwa* Katonda wo n’omutima gwo gwonna, n’obulamu bwo bwonna, n’amaanyi go gonna, n’amagezi go gonna,’+ era ‘oyagalanga muliraanwa* wo nga bwe weeyagala.’”+ Abaruumi 12:11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 Temuba bagayaavu,+ wabula mubeerenga bakozi nnyo.* Omwoyo ka gubaleetere okuba abanyiikivu.+ Muweereze Yakuwa* ng’abaddu.+
27 N’amuddamu nti: “‘Oyagalanga Yakuwa* Katonda wo n’omutima gwo gwonna, n’obulamu bwo bwonna, n’amaanyi go gonna, n’amagezi go gonna,’+ era ‘oyagalanga muliraanwa* wo nga bwe weeyagala.’”+
11 Temuba bagayaavu,+ wabula mubeerenga bakozi nnyo.* Omwoyo ka gubaleetere okuba abanyiikivu.+ Muweereze Yakuwa* ng’abaddu.+