Abaruumi 2:11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 Kubanga Katonda tasosola.+ 1 Peetero 1:17 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 17 Ate era, bwe muba nga mukoowoola Kitaffe asala omusango awatali kusaliriza+ ng’asinziira ku mulimu gwa buli muntu, mweyise mu ngeri eraga okutya+ mu kiseera kino nga muli batuuze ab’akaseera obuseera.
17 Ate era, bwe muba nga mukoowoola Kitaffe asala omusango awatali kusaliriza+ ng’asinziira ku mulimu gwa buli muntu, mweyise mu ngeri eraga okutya+ mu kiseera kino nga muli batuuze ab’akaseera obuseera.