Ebikolwa 2:24 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 24 Naye Katonda yamuzuukiza+ n’amuggya mu kufa, kubanga okufa kwali tekukyayinza kumunyweza.+ Abeefeso 1:19, 20 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 19 n’amaanyi ge ag’ensusso g’ayolesezza gye tuli ffe abakkiriza.+ Amaanyi ge amangi gaalabibwa, 20 bwe yazuukiza Kristo mu bafu n’amutuuza ku mukono gwe ogwa ddyo+ mu bifo eby’omu ggulu,
19 n’amaanyi ge ag’ensusso g’ayolesezza gye tuli ffe abakkiriza.+ Amaanyi ge amangi gaalabibwa, 20 bwe yazuukiza Kristo mu bafu n’amutuuza ku mukono gwe ogwa ddyo+ mu bifo eby’omu ggulu,