2 Abakkolinso 6:4 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 4 naye mu byonna tukiraga nti tuli baweereza ba Katonda,+ mu kugumiikiriza okungi, mu kubonaabona, mu kuba mu bwetaavu, mu bizibu,+ 2 Abakkolinso 6:10 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 ng’abalina ennaku kyokka nga tusanyuka bulijjo, ng’abaavu kyokka nga tugaggawaza bangi, ng’abatalina kintu kyokka nga tulina ebintu byonna.+ Abafiripi 4:4 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 4 Musanyukirenga mu Mukama waffe. Nziramu nate okubagamba nti, Musanyuke!+
4 naye mu byonna tukiraga nti tuli baweereza ba Katonda,+ mu kugumiikiriza okungi, mu kubonaabona, mu kuba mu bwetaavu, mu bizibu,+
10 ng’abalina ennaku kyokka nga tusanyuka bulijjo, ng’abaavu kyokka nga tugaggawaza bangi, ng’abatalina kintu kyokka nga tulina ebintu byonna.+