2 Abakkolinso 1:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Bwe tuba nga tubonaabona,* tubonaabona mmwe musobole okubudaabudibwa n’okulokolebwa; oba bwe tubudaabudibwa, nammwe muba mubudaabudibwa musobole okugumira okubonaabona naffe kwe tuyitamu. Abeefeso 3:13 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 13 N’olwekyo, mbasaba obutalekulira olw’okubonaabona kwange ku lwammwe, kubanga kubaweesa ekitiibwa.+ Abakkolosaayi 1:24 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 24 Kaakano nsanyuka olw’okubonaabona ku lwammwe,+ era mpulira nga sinnabonaabona mu bujjuvu mu mubiri gwange ku lw’omubiri gwa Kristo,+ nga kye kibiina.+
6 Bwe tuba nga tubonaabona,* tubonaabona mmwe musobole okubudaabudibwa n’okulokolebwa; oba bwe tubudaabudibwa, nammwe muba mubudaabudibwa musobole okugumira okubonaabona naffe kwe tuyitamu.
13 N’olwekyo, mbasaba obutalekulira olw’okubonaabona kwange ku lwammwe, kubanga kubaweesa ekitiibwa.+
24 Kaakano nsanyuka olw’okubonaabona ku lwammwe,+ era mpulira nga sinnabonaabona mu bujjuvu mu mubiri gwange ku lw’omubiri gwa Kristo,+ nga kye kibiina.+