Ebikolwa 16:1, 2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 16 Awo n’atuuka mu Derube ne mu Lusitula.+ Eyo waaliyo omuyigirizwa ayitibwa Timoseewo,+ omwana w’omukyala Omuyudaaya eyali omukkiriza naye nga kitaawe Muyonaani, 2 era ab’oluganda mu Lusitula ne Ikoniyo baali bamwogerako bulungi.
16 Awo n’atuuka mu Derube ne mu Lusitula.+ Eyo waaliyo omuyigirizwa ayitibwa Timoseewo,+ omwana w’omukyala Omuyudaaya eyali omukkiriza naye nga kitaawe Muyonaani, 2 era ab’oluganda mu Lusitula ne Ikoniyo baali bamwogerako bulungi.