Yokaana 5:28, 29 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 28 Temwewuunya kino, kubanga ekiseera kijja bonna abali mu ntaana* lwe baliwulira eddoboozi lye+ 29 ne bavaamu; abo abaakolanga ebintu ebirungi balizuukirira obulamu, n’abo abaakolanga ebintu ebibi balizuukirira omusango.+ Ebikolwa 10:42 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 42 Ate era yatulagira okubuulira abantu n’okuwa obujulirwa mu bujjuvu+ nti oyo Katonda gwe yassaawo okuba omulamuzi w’abalamu n’abafu.+
28 Temwewuunya kino, kubanga ekiseera kijja bonna abali mu ntaana* lwe baliwulira eddoboozi lye+ 29 ne bavaamu; abo abaakolanga ebintu ebirungi balizuukirira obulamu, n’abo abaakolanga ebintu ebibi balizuukirira omusango.+
42 Ate era yatulagira okubuulira abantu n’okuwa obujulirwa mu bujjuvu+ nti oyo Katonda gwe yassaawo okuba omulamuzi w’abalamu n’abafu.+