Abaruumi 5:15 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 15 Kyokka ekirabo tekiri ng’ekibi. Ekibi ky’omu kyaleteera bangi okufa. Naye ekisa kya Katonda eky’ensusso n’ekirabo kye byaleetera bangi+ emiganyulo egitageraageranyizika. Ekirabo kino awamu n’ekisa eky’ensusso byatuweebwa okuyitira mu Yesu Kristo.+ Abaruumi 5:21 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 21 Lwa kigendererwa ki? Ng’ekibi bwe kyafugira awamu n’okufa nga kabaka,+ n’ekisa eky’ensusso kijja kufuga nga kabaka okuyitira mu butuukirivu kitutuuse mu bulamu obutaggwaawo okuyitira mu Yesu Kristo Mukama waffe.+ Abaruumi 6:23 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 23 Kubanga empeera y’ekibi kwe kufa,+ naye ekirabo Katonda ky’agaba bwe bulamu obutaggwaawo+ okuyitira mu Kristo Yesu Mukama waffe.+
15 Kyokka ekirabo tekiri ng’ekibi. Ekibi ky’omu kyaleteera bangi okufa. Naye ekisa kya Katonda eky’ensusso n’ekirabo kye byaleetera bangi+ emiganyulo egitageraageranyizika. Ekirabo kino awamu n’ekisa eky’ensusso byatuweebwa okuyitira mu Yesu Kristo.+
21 Lwa kigendererwa ki? Ng’ekibi bwe kyafugira awamu n’okufa nga kabaka,+ n’ekisa eky’ensusso kijja kufuga nga kabaka okuyitira mu butuukirivu kitutuuse mu bulamu obutaggwaawo okuyitira mu Yesu Kristo Mukama waffe.+
23 Kubanga empeera y’ekibi kwe kufa,+ naye ekirabo Katonda ky’agaba bwe bulamu obutaggwaawo+ okuyitira mu Kristo Yesu Mukama waffe.+