Abebbulaniya 7:19 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 19 Amateeka tegalina kintu kyonna kye gaafuula ekituukiridde,+ naye okuleetebwa kw’essuubi erisingako obulungi+ kwafuula ebintu okuba ebituukiridde, era okuyitira mu ssuubi eryo tusemberera Katonda.+ Abebbulaniya 9:9 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 9 Weema eno kabonero* ka kiseera ekiriwo kati,+ era okusinziira ku nteekateeka eno, ebirabo ne ssaddaaka biweebwayo.+ Kyokka ebintu ebyo tebisobozesa muntu akola emirimu egy’obuweereza obutukuvu okuba n’omuntu ow’omunda atuukiridde.+
19 Amateeka tegalina kintu kyonna kye gaafuula ekituukiridde,+ naye okuleetebwa kw’essuubi erisingako obulungi+ kwafuula ebintu okuba ebituukiridde, era okuyitira mu ssuubi eryo tusemberera Katonda.+
9 Weema eno kabonero* ka kiseera ekiriwo kati,+ era okusinziira ku nteekateeka eno, ebirabo ne ssaddaaka biweebwayo.+ Kyokka ebintu ebyo tebisobozesa muntu akola emirimu egy’obuweereza obutukuvu okuba n’omuntu ow’omunda atuukiridde.+