-
Okuva 29:38Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
38 “Bino by’onoowangayo ku kyoto: endiga bbiri ennume, nga buli emu ya mwaka gumu, buli lunaku obutayosa.+
-
-
Okubala 28:3Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
3 “Era bagambe nti, ‘Kino kye kiweebwayo ekyokebwa n’omuliro kye munaawangayo eri Yakuwa: buli lunaku endiga ento ennume bbiri ennamu obulungi, nga buli emu ya mwaka gumu, ng’ekiweebwayo ekyokebwa ekiweebwayo obutayosa.+
-