27 Ate era n’akwata ekikopo, ne yeebaza, n’akibawa ng’agamba nti: “Munyweko mmwenna,+28 kino kikiikirira ‘omusaayi gwange+ ogw’endagaano,’+ ogugenda okuyiibwa ku lw’abangi+ basobole okusonyiyibwa ebibi.+
20 Era n’akola bw’atyo ne ku kikopo nga bamaze okulya eky’ekiro, n’agamba nti: “Ekikopo kino kikiikirira endagaano empya+ ekoleddwa olw’omusaayi gwange+ ogugenda okuyiibwa ku lwammwe.+