Ebikolwa 2:22 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 22 “Abasajja ba Isirayiri, muwulire ebigambo bino: Yesu Omunnazaaleesi ye musajja Katonda gwe yatuma, era nga kino yakiraga okuyitira mu bikolwa eby’amaanyi, n’ebyamagero, n’obubonero bye yamukozesa mu mmwe,+ nga nammwe bwe mumanyi.
22 “Abasajja ba Isirayiri, muwulire ebigambo bino: Yesu Omunnazaaleesi ye musajja Katonda gwe yatuma, era nga kino yakiraga okuyitira mu bikolwa eby’amaanyi, n’ebyamagero, n’obubonero bye yamukozesa mu mmwe,+ nga nammwe bwe mumanyi.