Ebikolwa 17:31 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 31 Kubanga ataddewo olunaku lw’ajja okulamulirako+ ensi mu butuukirivu ng’ayitira mu muntu gw’alonze, era awadde abantu bonna obukakafu ng’amuzuukiza mu bafu.”+ 2 Peetero 3:13 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 13 Naye nga bwe yasuubiza, tulindirira eggulu eriggya n’ensi empya,+ era nga muno obutuukirivu mwe bulibeera.+
31 Kubanga ataddewo olunaku lw’ajja okulamulirako+ ensi mu butuukirivu ng’ayitira mu muntu gw’alonze, era awadde abantu bonna obukakafu ng’amuzuukiza mu bafu.”+
13 Naye nga bwe yasuubiza, tulindirira eggulu eriggya n’ensi empya,+ era nga muno obutuukirivu mwe bulibeera.+