Olubereberye 17:17 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 17 Awo Ibulayimu n’avunnama n’atandika okuseka n’okugamba mu mutima gwe+ nti: “Omusajja ow’emyaka 100 anaafuna omwana, era ne Saala omukazi ow’emyaka 90 anaazaala?”+ Olubereberye 21:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 Saala n’aba olubuto,+ n’azaalira Ibulayimu omwana ow’obulenzi nga Ibulayimu akaddiye, mu kiseera ekigereke Katonda kye yali amusuubizza.+
17 Awo Ibulayimu n’avunnama n’atandika okuseka n’okugamba mu mutima gwe+ nti: “Omusajja ow’emyaka 100 anaafuna omwana, era ne Saala omukazi ow’emyaka 90 anaazaala?”+
2 Saala n’aba olubuto,+ n’azaalira Ibulayimu omwana ow’obulenzi nga Ibulayimu akaddiye, mu kiseera ekigereke Katonda kye yali amusuubizza.+