2 Samwiri 7:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Kale nno gamba omuweereza wange Dawudi nti, ‘Bw’ati Yakuwa ow’eggye bw’agamba: “Nnakuggya ku ttale, olekere awo okulunda endiga+ ofuuke omukulembeze w’abantu bange Isirayiri.+ 2 Samwiri 7:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 Bw’olifa+ n’ogalamizibwa wamu ne bajjajjaabo, ndissaawo ezzadde lyo eririkuddirira, omwana wo kennyini,* era ndinyweza obwakabaka bwe.+
8 Kale nno gamba omuweereza wange Dawudi nti, ‘Bw’ati Yakuwa ow’eggye bw’agamba: “Nnakuggya ku ttale, olekere awo okulunda endiga+ ofuuke omukulembeze w’abantu bange Isirayiri.+
12 Bw’olifa+ n’ogalamizibwa wamu ne bajjajjaabo, ndissaawo ezzadde lyo eririkuddirira, omwana wo kennyini,* era ndinyweza obwakabaka bwe.+