Zabbuli 34:14 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 Weewale ebibi okolenga ebirungi;+Noonyanga emirembe era ogigobererenga.+ Abaruumi 12:18 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 18 Mukolenga kyonna kye musobola okuba mu mirembe n’abantu bonna.+ Abaruumi 14:19 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 19 N’olwekyo, tukole ebyo ebireeta emirembe+ era ebituyamba okuzimbagana.+