Engero 30:8, 9 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Obulimba n’ebigambo ebitali bya mazima biggye we ndi obisse wala.+Tompa bwavu wadde obugagga.Ka ndye omugabo gwange ogw’emmere,+ 9 Nneme okukkuta ne nkwegaana nga ŋŋamba nti, “Yakuwa y’ani?”+ Era nneme okuba omwavu ne nziba, ne nvumaganya erinnya* lya Katonda wange. 1 Timoseewo 6:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 N’olwekyo, bwe tunaabanga n’eby’okulya n’eby’okwambala* tunaabanga bamativu n’ebyo.+
8 Obulimba n’ebigambo ebitali bya mazima biggye we ndi obisse wala.+Tompa bwavu wadde obugagga.Ka ndye omugabo gwange ogw’emmere,+ 9 Nneme okukkuta ne nkwegaana nga ŋŋamba nti, “Yakuwa y’ani?”+ Era nneme okuba omwavu ne nziba, ne nvumaganya erinnya* lya Katonda wange.