22 Naye nze mbagamba nti buli asigala ng’asunguwalidde+ muganda we ajja kuvunaanibwa mu mbuga z’amateeka; era buli akozesa ebigambo ebiweebuula muganda we, ajja kuvunaanibwa mu Lukiiko Olukulu; so ng’ate oyo agamba nti ‘Musirusiru ggwe atalina mugaso!’ ajja kuba agwana kusuulibwa mu Ggeyeena.+