Yobu 29:12, 13 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 Kubanga nnayambanga abaavu abansabanga obuyambi,+N’omwana atalina kitaawe n’omuntu yenna ataalina amuyamba.+ 13 Gwe nnawonyanga yansabiranga omukisa,+Nnasanyusanga omutima gwa nnamwandu.+ Isaaya 58:7 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 Okuwa abalumwa enjala ku mmere yammwe,+Okuleeta abaavu n’abo abatalina we babeera mu nnyumba zammwe,Okuwa eky’okwambala oyo gwe mulaba ng’ali bwereere,+N’obutalekerera ba ŋŋanda zammwe.
12 Kubanga nnayambanga abaavu abansabanga obuyambi,+N’omwana atalina kitaawe n’omuntu yenna ataalina amuyamba.+ 13 Gwe nnawonyanga yansabiranga omukisa,+Nnasanyusanga omutima gwa nnamwandu.+
7 Okuwa abalumwa enjala ku mmere yammwe,+Okuleeta abaavu n’abo abatalina we babeera mu nnyumba zammwe,Okuwa eky’okwambala oyo gwe mulaba ng’ali bwereere,+N’obutalekerera ba ŋŋanda zammwe.