24 Kubanga omuddu wa Mukama tekimwetaagisa kuyomba, wabula alina okuba omukkakkamu eri bonna,+ ng’asobola okuyigiriza, nga yeefuga bwe bamuyisa obubi,+ 25 era ng’aba mukkakkamu bw’aba abuulirira abajeemu;+ oboolyawo Katonda anaabasobozesa okwenenya basobole okutegeerera ddala amazima,+