Yakobo 1:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 Alina essanyu omuntu agumiikiriza ng’agezesebwa,+ kubanga bw’alimala okusiimibwa, alifuna engule ey’obulamu+ Yakuwa* gye yasuubiza abo abeeyongera okumwagala.+ Yakobo 5:11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 Tubayita basanyufu* abo abaagumiikiriza.+ Mwawulira ku bugumiikiriza bwa Yobu+ era mwalaba Yakuwa* bye yamukolera+ oluvannyuma, era ne mukiraba nti Yakuwa* alina okwagala kungi era musaasizi.+
12 Alina essanyu omuntu agumiikiriza ng’agezesebwa,+ kubanga bw’alimala okusiimibwa, alifuna engule ey’obulamu+ Yakuwa* gye yasuubiza abo abeeyongera okumwagala.+
11 Tubayita basanyufu* abo abaagumiikiriza.+ Mwawulira ku bugumiikiriza bwa Yobu+ era mwalaba Yakuwa* bye yamukolera+ oluvannyuma, era ne mukiraba nti Yakuwa* alina okwagala kungi era musaasizi.+