Olubereberye 6:4 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 4 Mu biro ebyo era n’ebyaddirira waaliwo Abanefuli* mu nsi; mu kiseera ekyo abaana ba Katonda beeyongera okwegatta n’abawala b’abantu ne babazaalira abaana ab’obulenzi; abo be baali ab’amaanyi era abaatiikirivu mu biseera eby’edda. Abeefeso 6:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 kubanga tetumeggana+ na musaayi na mubiri, wabula tumeggana n’obufuzi, n’obuyinza, n’abafuzi b’ensi ab’ekizikiza kino, n’emyoyo emibi+ egiri mu bifo eby’omu ggulu.
4 Mu biro ebyo era n’ebyaddirira waaliwo Abanefuli* mu nsi; mu kiseera ekyo abaana ba Katonda beeyongera okwegatta n’abawala b’abantu ne babazaalira abaana ab’obulenzi; abo be baali ab’amaanyi era abaatiikirivu mu biseera eby’edda.
12 kubanga tetumeggana+ na musaayi na mubiri, wabula tumeggana n’obufuzi, n’obuyinza, n’abafuzi b’ensi ab’ekizikiza kino, n’emyoyo emibi+ egiri mu bifo eby’omu ggulu.