Yuda 16 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 16 Abantu bano batolotooma,+ beemulugunya olw’embeera gye balimu, bakola ng’okwegomba kwabwe bwe kuli,+ era emimwa gyabwe gyogera ebigambo eby’okwewaana era bawaanawaana abalala olw’okwagala okubaako bye beefunira.+
16 Abantu bano batolotooma,+ beemulugunya olw’embeera gye balimu, bakola ng’okwegomba kwabwe bwe kuli,+ era emimwa gyabwe gyogera ebigambo eby’okwewaana era bawaanawaana abalala olw’okwagala okubaako bye beefunira.+