Matayo 22:37 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 37 N’amugamba nti: “‘Oyagalanga Yakuwa* Katonda wo n’omutima gwo gwonna, n’obulamu bwo bwonna, n’amagezi go gonna.’+ Matayo 22:39 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 39 Ery’okubiri eririfaanana lye lino: ‘Oyagalanga muliraanwa* wo nga bwe weeyagala.’+ Yokaana 13:34 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 34 Mbawa etteeka eriggya, mwagalanenga; nga bwe mbadde mbaagala,+ nammwe bwe muba mwagalana.+ Yokaana 15:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 Kino kye kiragiro kye mbawa, nti mwagalanenga nga nange bwe mbaagadde.+
37 N’amugamba nti: “‘Oyagalanga Yakuwa* Katonda wo n’omutima gwo gwonna, n’obulamu bwo bwonna, n’amagezi go gonna.’+