2 Abassessalonika 2:7 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 Kyo kituufu nti kaakano obujeemu buno obuli mu kyama weebuli bukola+ era bujja kusigala nga buli mu kyama okutuusa ng’ekiziyiza kivuddewo. 1 Yokaana 2:18 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 18 Abaana abato, eno ye ssaawa esembayo, era nga bwe mwawulira nti omulabe wa Kristo ajja,+ ne kaakano waliwo abalabe ba Kristo bangi;+ era nga ku kino kwe tutegeerera nti eno ye ssaawa esembayo.
7 Kyo kituufu nti kaakano obujeemu buno obuli mu kyama weebuli bukola+ era bujja kusigala nga buli mu kyama okutuusa ng’ekiziyiza kivuddewo.
18 Abaana abato, eno ye ssaawa esembayo, era nga bwe mwawulira nti omulabe wa Kristo ajja,+ ne kaakano waliwo abalabe ba Kristo bangi;+ era nga ku kino kwe tutegeerera nti eno ye ssaawa esembayo.