Abaruumi 8:26 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 26 Omwoyo nagwo gutuyamba mu bunafu bwaffe;+ ebiseera ebimu tuba tetumanyi kye tulina kusaba, naye mu biseera ng’ebyo, nga tetulina bigambo bye tusobola kukozesa kwogera bituluma, omwoyo gwa Katonda gutuyamba. Abeefeso 6:18 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 18 Mu kiseera kye kimu, mweyongere okusaba+ buli kiseera mu mwoyo,+ nga muyitira mu kusaba n’okwegayirira okwa buli ngeri. N’olwekyo mutunulenga, buli kiseera nga mwegayirira ku lw’abatukuvu bonna.
26 Omwoyo nagwo gutuyamba mu bunafu bwaffe;+ ebiseera ebimu tuba tetumanyi kye tulina kusaba, naye mu biseera ng’ebyo, nga tetulina bigambo bye tusobola kukozesa kwogera bituluma, omwoyo gwa Katonda gutuyamba.
18 Mu kiseera kye kimu, mweyongere okusaba+ buli kiseera mu mwoyo,+ nga muyitira mu kusaba n’okwegayirira okwa buli ngeri. N’olwekyo mutunulenga, buli kiseera nga mwegayirira ku lw’abatukuvu bonna.