Okubikkulirwa 1:4 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 4 Nze Yokaana mpandiikira ebibiina omusanvu+ ebiri mu ssaza ly’e Asiya: Mbaagaliza ekisa eky’ensusso n’emirembe ebiva eri “Oyo aliwo era eyaliwo era agenda okujja,”+ n’eri emyoyo omusanvu+ egiri mu maaso g’entebe ye, Okubikkulirwa 5:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Ne ndaba omwana gw’endiga+ ng’ayimiridde wakati w’entebe ey’obwakabaka n’aw’ebiramu ebina n’aw’abakadde,+ ng’afaanana ng’eyali attiddwa.+ Yalina amayembe musanvu n’amaaso musanvu, era amaaso ago gategeeza emyoyo gya Katonda omusanvu+ egitumiddwa mu nsi yonna.
4 Nze Yokaana mpandiikira ebibiina omusanvu+ ebiri mu ssaza ly’e Asiya: Mbaagaliza ekisa eky’ensusso n’emirembe ebiva eri “Oyo aliwo era eyaliwo era agenda okujja,”+ n’eri emyoyo omusanvu+ egiri mu maaso g’entebe ye,
6 Ne ndaba omwana gw’endiga+ ng’ayimiridde wakati w’entebe ey’obwakabaka n’aw’ebiramu ebina n’aw’abakadde,+ ng’afaanana ng’eyali attiddwa.+ Yalina amayembe musanvu n’amaaso musanvu, era amaaso ago gategeeza emyoyo gya Katonda omusanvu+ egitumiddwa mu nsi yonna.