Matayo 24:9 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 9 “Abantu balibawaayo mubonyaabonyezebwe+ era balibatta,+ era mulikyayibwa amawanga gonna olw’erinnya lyange.+ Ebikolwa 9:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 9 Naye Sawulo bwe yali akyeyongera okutiisatiisa abayigirizwa ba Mukama waffe,+ era ng’ayagala okubatta, n’agenda eri kabona asinga obukulu 2 Abakkolinso 1:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Ab’oluganda, twagala mumanye okubonaabona kwe twayolekagana nakwo mu ssaza ly’e Asiya.+ Twabonaabona nnyo ekisukkiridde, ne kiba nti twali tetumanyi nti tusobola okusigala nga tuli balamu.+
9 “Abantu balibawaayo mubonyaabonyezebwe+ era balibatta,+ era mulikyayibwa amawanga gonna olw’erinnya lyange.+
9 Naye Sawulo bwe yali akyeyongera okutiisatiisa abayigirizwa ba Mukama waffe,+ era ng’ayagala okubatta, n’agenda eri kabona asinga obukulu
8 Ab’oluganda, twagala mumanye okubonaabona kwe twayolekagana nakwo mu ssaza ly’e Asiya.+ Twabonaabona nnyo ekisukkiridde, ne kiba nti twali tetumanyi nti tusobola okusigala nga tuli balamu.+