6 Ne ndaba omwana gw’endiga+ ng’ayimiridde wakati w’entebe ey’obwakabaka n’aw’ebiramu ebina n’aw’abakadde,+ ng’afaanana ng’eyali attiddwa.+ Yalina amayembe musanvu n’amaaso musanvu, era amaaso ago gategeeza emyoyo gya Katonda omusanvu+ egitumiddwa mu nsi yonna.