8 Naye mujja kufuna amaanyi, omwoyo omutukuvu bwe gunaabakkako,+ era mujja kuba bajulirwa bange+ mu Yerusaalemi,+ mu Buyudaaya mwonna, mu Samaliya,+ n’okutuuka mu bitundu by’ensi ebisingayo okuba eby’ewala.”*+
9 Nze Yokaana muganda wammwe, era agabana nammwe ku kubonaabona+ ne ku bwakabaka+ era ne ku kugumiikiriza+ ng’omugoberezi wa Yesu,+ nnali ku kizinga ekiyitibwa Patumo olw’okwogera ebikwata ku Katonda n’olw’okuwa obujulirwa ku Yesu.