2 Naye oluggya oluli ebweru w’ekifo ekitukuvu ekya yeekaalu luleke, tolupima, kubanga luweereddwa ab’amawanga era balirinnyirira ekibuga ekitukuvu+ okumala emyezi 42.+ 3 Ndituma abajulirwa bange babiri era balyogera obunnabbi okumala ennaku 1,260 nga bambadde ebibukutu.”