Zabbuli 2:9 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 9 Oligamenyaamenya ng’okozesa ddamula ey’ekyuma,+Oligaasaayasa ng’ekintu eky’ebbumba.”+ Okubikkulirwa 2:26, 27 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 26 Era oyo awangula n’anywerera ku bikolwa byange okutuukira ddala ku nkomerero, ndimuwa obuyinza ku mawanga,+ 27 nga nange bwe nnabufuna okuva eri Kitange, era alirunda abantu n’omuggo ogw’ekyuma+ baatikeyatike ng’ebibya eby’ebbumba,
26 Era oyo awangula n’anywerera ku bikolwa byange okutuukira ddala ku nkomerero, ndimuwa obuyinza ku mawanga,+ 27 nga nange bwe nnabufuna okuva eri Kitange, era alirunda abantu n’omuggo ogw’ekyuma+ baatikeyatike ng’ebibya eby’ebbumba,