-
Okubikkulirwa 5:9, 10Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
9 Ne bayimba oluyimba olupya+ nga bagamba nti: “Ogwanidde okutoola omuzingo n’okubembula obubonero bwagwo, kubanga wattibwa era n’omusaayi gwo wagulira Katonda+ abantu okuva mu buli kika n’olulimi n’abantu n’eggwanga,+ 10 n’obafuula obwakabaka+ era bakabona ba Katonda waffe,+ era bajja kufuga ensi nga bakabaka.”+
-