-
Okubikkulirwa 21:10, 11Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
10 N’antwala ku lusozi olunene era oluwanvu ng’akozesa amaanyi g’omwoyo, n’andaga ekibuga ekitukuvu Yerusaalemi nga kikka okuva mu ggulu ewa Katonda+ 11 nga kirina ekitiibwa kya Katonda.+ Okumasamasa kwakyo kwalinga okw’ejjinja erisingayo okuba ery’omuwendo, kwalinga ejjinja eriyitibwa yasepi eritemagana.+
-